John 9:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okuva edda n'edda tebawuliranga ng'omuntu yazibula amaaso g'omuntu eyazaalibwa nga muzibe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensi kasookedde ebaawo tewalabikangawo yali azibudde maaso ga muntu eyazaalibwa nga muzibe wa maaso.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva edda n'edda tewawulirwanga nga waaliwo omuntu eyazibula amaaso g'omuntu eyazaalibwa nga muzibe wa maaso.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okuva edda n'edda tewawulirwanga yali azibudde maaso ga muntu yazaalibwa nga muzibe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okuva edda n'edda tewawulirwanga nga waaliwo omuntu eyazibula amaaso g'omuntu eyazaalibwa nga muzibe wa maaso.