John 9:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Singa omuntu ono abadde tava wa Katonda, teyandibaddeko ky'akola.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale omuntu ono eyanzibula amaaso singa teyava wa Katonda ekyo teyandikisobodde.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu oyo singa teyava wa Katonda, teyandiyinzizza kukola kigambo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu oyo singa teyava wa Katonda, teyandiyinzizza kukola kintu na kimu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu oyo singa teyava wa Katonda, teyandiyinzizza kukola kigambo.