John 9:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'awulira nga bamugobedde ebweru; bwe yamusanga, n'amugamba nti: “Okkiriza Omwana w'Omuntu?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’ategeera nga bamusindise ebweru. Bwe yamusanga n’amugamba nti, “Ggwe okkiriza Omwana w’Omuntu?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'awulira nga bamusindikidde ebweru; n'amulaba n'agamba nti, “Ggwe okkiriza Omwana wa Katonda?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'awulira nga bamusindiikirizza ebweru. Bwe yamusanga n'amugamba nti: “Ggwe okkiriza Omwana w'Omuntu?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'awulira nga bamusindikidde ebweru; n'amulaba n'agamba nti Ggwe okkiriza Omwana wa Katonda?