John 9:36 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'addamu nti: “Ssebo, ye ani ndyoke mmukkirize?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omusajja n’amubuuza nti, “Ssebo, y’aluwa mmukkirize?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ye n'addamu, n'agamba nti, “Mukama wange, ye ani, mmukkirize?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye n'amuddamu nti: “Ssebo, ye ani mmukkirize?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ye n'addamu, n'agamba nti Mukama wange, ye ani, mmukkirize?