John 9:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'agamba nti: “Mukama, nzikiriza;” n'amusinza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omusajja n’agamba nti, “Mukama wange, nzikiriza!” N’amusinza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ye n'agamba nti, “Mukama wange, nzikirizza.” N'amusinza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye n'agamba nti: “Mukama wange, nzikiriza.” N'asinza Yesu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ye n'agamba nti Mukama wange, nzikirizza. N'amusinza.