John 9:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga nkyali mu nsi, ndi kitangaala kyayo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka Nze bwe mbeera mu nsi mba musana gwa nsi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe mba mu nsi, ndi musana gwa nsi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nga nkyali ku nsi, ndi kitangaala ekigyakira.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe mba mu nsi, ndi musana gwa nsi.