John 9:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'amugamba nti: “Genda onaabe mu kidiba ky'e Silowamu,” ekivvuunulwa nti 'Atumiddwa'. Ye n'agenda, n'anaaba, n'adda ng'alaba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’amugamba nti, “Genda onaabe mu kidiba kya Sirowamu,” amakulu nti, “Eyatumibwa”. Awo omusajja n’agenda, n’anaaba, n’adda ng’alaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'amugamba nti, “Genda, onaabe mu kidiba kya Sirowamu” (ekitegeeza nti Eyatumibwa). Awo n'agenda, n'anaaba, n'akomawo ng'alaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'amugamba nti: “Genda onaabe mu kidiba ky'e Silowaamu” (ekitegeeza “Eyatumibwa”). Awo omuntu oyo n'agenda, n'anaaba, n'adda ng'alaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'amugamba nti Genda, onaabe mu kidiba kya Sirowamu (okutegeezebwa kwakyo nti Eyatumibwa). Awo n'agenda, n'anaaba, n'akomawo ng'alaba.