John 9:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ab'omuliraano n'abalala abaamulabanga ng'asabiriza ne bagamba nti: “Ono si ye wuuyo eyatuulanga ng'asabiriza?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baliraanwa b’oyo eyawonyezebwa era n’abalala abaali bamumanyi nga muzibe w’amaaso, asabiriza, ne beebuuzaganya nti, “Ono si ye musajja oli eyatuulanga wali ng’asabiriza?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo baliraanwa be n'abaamulabanga edda ng'atudde ng'asabiriza, ne bagamba nti, “Si ye wuuno eyatuulanga ng'asabiriza?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'omuliraano n'abalala abaamulabanga ng'asabiriza, ne bagamba nti: “Ono si ye wuuyo eyatuulanga n'asabiriza?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo baliraanwa be n'abaamulabanga edda ng'atudde ng'asabiriza, ne bagamba nti Si ye wuuno eyatuulanga ng'asabiriza?