Jonah 1:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abasajja ne batya nnyo Omukama, ne bamutambirira ebitambiro, ne bakuba n'obweyamo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abasajja ne batya nnyo Mukama, ne bawaayo ekiweebwayo gy’ali ne beeyama obweyamo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abantu ne batya nnyo Mukama, ne bawaayo ssaddaaka eri Mukama ne beeyama obweyamo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne batya nnyo Mukama, ne bamuwa ekitambiro era ne beeyama okumuweerezanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abantu ne batya nnyo Mukama; ne bawaayo ssaddaaka eri Mukama ne beeyama obweyamo.
Recommended Reading