Jonah 1:17 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama yateekateeka ekyennyanja ekinene ennyo ne kimira Yona; Yona n’amala mu kyennyanja ekyo ennaku ssatu emisana n’ekiro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'ateekateeka ekyennyanja ekinene kimire Yona; Yona n'amala mu lubuto olw'ekyennyanja ennaku ssatu emisana n'ekiro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'asindika ekyennyanja ekinene, ne kimira Yona, Yona n'amala mu lubuto lw'ekyennyanja ennaku ssatu emisana n'ekiro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'ateekateeka ekyennyanja ekinene kimire Yona; Yona n'amala mu lubuto olw'ekyennyanja ennakn ssatu emisana n'ekiro.