Jonah 1:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abaddamu nti: “Ndi Mwebureeyi, nsinza Mukama, Katonda w'eggulu, eyakola ennyanja n'olukalu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yona n’agamba nti, “Ndi Mwebbulaniya; era nsinza Mukama, Katonda w’eggulu eyakola eggulu n’ensi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yona n'abagamba nti, “Ndi Mwebbulaniya, nsinza Mukama, Katonda ow'omu ggulu, eyakola ennyanja n'olukalu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yona n'abagamba nti: “Ndi Mwebureeyi. Nsinza Mukama Katonda ow'omu ggulu, eyakola ennyanja n'olukalu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abagamba nti Ndi Mwebbulaniya; ntya Mukama, Katonda ow'omu ggulu eyakola ennyanja n'olukalu.