Jonah 2:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amazzi ganneebungulula ne gantuukira ddala mu bulago; eddubi lyanneetooloola, endago zanneezingirira ku mutwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne ŋŋendera ddala ku ntobo, ensozi z’omu nnyanja gye zisibuka, eyo, ensi n’ensibirayo emirembe n’emirembe. Naye ggwe Mukama Katonda wange, onzigye mu bunnya, Ayi Mukama Katonda wange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnakka wansi ensozi we zisibuka, Mu nsi, enzigi zaayo gye ziba ensibe ennaku zonna. Naye ggwe, ayi Mukama, Katonda wange, onziggye mu bunnya nga ndi mulamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nakka wansi ensozi we zisibuka, mu nsi, enzigi zaayo gye ziba ensibe ennaku zonna. Naye ggwe, ayi Mukama Katonda wange, n'onzigya mu bunnya nga ndi mulamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne nzika ensozi we zisibuka; Ensi n'ebisiba byayo ne binzigalira emirembe gyonna; Naye oggyeemu obulamu bwange mu bunnya, ai Mukama, Katonda wange.