Joshua 1:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yoswa yagamba ab'ekika kya Rubeni, ekya Gaadi n'ekyokubiri ky'ekika kya Manasse nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yoswa n’agamba ab’ekika kya Lewubeeni, n’ab’ekika kya Gaadi n’ekitundu ky’ekika kya Manase nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yoswa n'agamba ab'ekika kya Lewubeeni n'ekya Gaadi, n'ekitundu eky'ekika kya Manase nti
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yoswa n'agamba Ebika ekya Rewubeeni, n'ekya Gaadi, n'ekitundu eky'Ekika kya Manasse nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Abalewubeeni, n'Abagaadi, n'ekitundu eky'ekika kya Manase Yoswa n'abagamba, ng'ayogera nti