Joshua 1:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne baanukula Yoswa nti: “Byonna by'otulagidde, tunaabikola, na yonna gy'onootusindika, tujja kugendayo;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne baanukula Yoswa nti, “Byonna by’otukalaatidde tunaabikola era tunaagenda yonna gy’onootusindika.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bamuddamu Yoswa nti, “Byonna by'otulagidde tulibikola, era buli gy'onootutumanga tunaagendanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yoswa ne bamuddamu nti: “Byonna by'otulagidde tunaabikola, era tunaagendanga buli gy'onootutumanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bamuddamu Yoswa, nga boogera nti Byonna by'otulagidde tulibikola, era buli gy'onootutumanga tunaagendanga.