Joshua 1:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli kifo kye mulirinnyako ekigere kyammwe, ŋŋenda kukibawa nga bwe nasuubiza Musa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nga bwe nasuubiza Musa, buli we munaalinnyanga ekigere, mbawaddewo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli kifo kye mulirinnyamu ekigere kyammwe, nkibawadde mmwe, nga bwe nnasuubiza Musa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nga bwe nagamba Musa, mbawadde mmwe buli kifo kye mulirinnyamu ekigere kyammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli kifo kye mulirinnyamu ekigere kyammwe, nkibawadde mmwe, nga bwe nnagamba Musa.