Joshua 10:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yoswa n'alagira nti: “Muyiringisize agayinja ku mulyango gw'empuku, musseeyo abasajja bakuume nga waggale.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yoswa n’alagira nti, “Muyiringise agayinja aganene mugateeke ku mumwa gw’empuku era mufuneeyo n’abasajja bagikuume;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yoswa n'ayogera nti, “Muyiringisirize amayinja amanene ku mulyango gw'empuku, mugiteekeko abantu bagikuume;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yoswa n'agamba nti: “Muyiringise amayinja amanene mugateeke mu mulyango gw'empuku, muteekewo n'abakuumi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yoswa n'ayogera nti Muyiringisirize amayinja amanene mu mulyango gw'empuku, mugiteekeko abantu babakuume;