Joshua 10:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Yoswa n'abakuba, n'abatta, n'abawanika ku miti etaano; ne balengejjera okwo okutuusa akawungeezi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yoswa bwe yamala okwogera ebyo n’addira bakabaka bali n’abatta, emirambo gyabwe n’agiwanika buli gumu ku muti okutuusiza ddala akawungeezi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oluvannyuma Yoswa n'abafumita, n'abatta, n'abawanika ku miti etaano okutuusa olweggulo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yoswa n'atta bakabaka abo, emirambo gyabwe n'agiwanika ku miti etaano, ne gibeerayo okutuusa olweggulo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oluvannyuma Yoswa n'abafumita, n'abatta, n'abawanika ku miti etaano: ne bawanikibwa ku miti okutuusa olweggulo.