Joshua 10:41 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yawangula bonna, okuva ku Kadesi-Baruneya okutuuka e Gaza, n'okuva mu nsi yonna ey'e Goseni okutuukira ddala e Gibewoni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yoswa n’awangulira ddala okuva e Kadesubanea okutuuka e Gaaza mu nsi yonna ey’e Goseni okutuukira ddala e Gibyoni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yoswa n'abawangula okuva e Kadesubanea okutuuka ku Gaza; n'azingiramu ensi yonna ey'e Goseni okutuuka e Gibyoni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yoswa n'abawangula okuva e Kadesibaruneya, okutuuka e Gaaza, n'ensi yonna ey'e Goseni, okutuukira ddala e Gibiyoni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yoswa n'abakuba okuva ku Kadesubanea okutuuka ku Gaza; n'ensi yonna eya Goseni, okutuuka ku Gibyoni.