Joshua 10:43 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yoswa, wamu ne Yisirayeli yenna, n'adda mu lusiisira e Gilugali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yoswa n’Abayisirayiri bonna ne bakomawo mu lusiisira e Girugaali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yoswa n'eggye lyonna erya Isiraeri ne bakomawo mu lusiisira e Girugaali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yoswa n'akomawo n'eggye lyonna mu lusiisira e Gilugaali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yoswa n'akomawo, n'Abaisiraeri bonna awamu naye, mu lusiisira mu Girugaali.