Joshua 11:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu Baanaki teyalekawo n'omu mu nsi ya Yisirayeli, okuggyako abaali mu bibuga Gaza, Gati ne Asudodi be baawonawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tewali Banaki baasigalawo mu nsi y’abaana ba Isirayiri, okuggyako mu Gaza, ne mu Gaasi, ne mu Asudodi, mwe mwasigalako abamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tewaali b'Anaki abaasigalawo mu nsi ey'abaana ba Isiraeri; wabula mu Gaza, mu Gaasi, ne mu Asudodi, mwe mwasigala abamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tewali Baanaki baasigalawo mu nsi y'Abayisirayeli, okuggyako mu Gaaza ne mu Gaati ne mu Asudoodi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tewaali Banaki abaasigalawo mu nsi ey'abaana ba Isiraeri: wabula mu Gaza, mu Gaasi, ne mu Asudodi, mwe mwasigala abamu.