Joshua 11:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yoswa n'agenda ku mazzi ga Meromu, wamu n'eggye lyonna, n'abazinduukiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yoswa n’abalwanyi be bonna ne balumba abalabe ku nzizi ez’e Meromu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yoswa n'ajja, n'abalwanyi be bonna n'abazinduukiriza ku mazzi g'e Meromu nga tebamanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yoswa n'ajja ng'ali n'abalwanyi be bonna, n'abazinduukiriza ku mazzi g'e Meromu nga tebamanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yoswa n'ajja, n'abalwanyi bonna awamu naye, ne babalumba ku mazzi ag'e Meromu nga tebamanyi, ne babagwako.