Joshua 12:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kabaka wa Tiruza omu. Bonna awamu, bakabaka asatu mu omu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’ow’e Tiruza omu. Bonna awamu bakabaka amakumi asatu mu omu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'owe Tiruza, bakabaka bonna baali asatu mu omu (31).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tiruza, bonna wamu bakabaka amakumi asatu mu omu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kabaka w'e Tiruza, omu; bakabaka bonna amakumi asatu mu omu.