Joshua 13:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'ebibuga byonna ebya Sikoni kabaka w'Abaamori, eyafugiranga e Kesuboni, okutuuka ku nsalo y'Abammoni,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’ebibuga byonna ebya Sikoni kabaka w’Abamoli, eyafuga mu Kesuboni, okutuuka ku nsalo y’abaana ba Amoni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ebibuga byonna ebya Sikoni kabaka w'Abamoli, eyafugiranga mu Kesuboni, okutuuka ku nsalo, ey'abaana ba Amoni;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne kitwaliramu n'ebibuga byonna ebyali ebya Sihoni, kabaka w'Abaamori, eyafugiranga mu Hesubooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ebibuga byonna ebya Sikoni kabaka w'Abamoli, eyafuga mu Kesuboni, okutuuka ku nsalo ey'abaana ba Amoni;