Joshua 13:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ssaako Gileyaadi n'ensi y'Abagessuri n'Abamaakati, n'olusozi Kerumoni lwonna, ne Basani yenna okutuuka e Saleka,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era kyatwaliramu Gireyaadi, n’ekitundu ky’Abagesuli, n’Abamaakasi, n’olusozi lwonna Kerumooni ne Basani yonna okutuukira ddala ku Saleka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne Gireyaadi, n'ensalo ey'Abagesuli n'Abamaakasi, n'olusozi lwonna Kerumooni, ne Basani yonna okutuuka ku Saleka;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era kyazingirangamu ne Gileyaadi, n'ebitundu by'e Gesuri ne Maaka, n'olusozi lwonna Herumooni, ne Basani yonna, okutuuka ku Saleka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Gireyaadi, n'ensalo ey'Abagesuli n'Abamaakasi, n'olusozi lwonna Kerumooni, ne Basani yonna okutuuka ku Saleka: