Joshua 13:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa yawa ekika kya Rubeni ng'agoberera amasiga gaabwe, ensi eno:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa yagabira ekika ky’abaana ba Lewubeeni ng’enju zaabwe bwe zaali:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buno bwe butaka Musa bweyawa ekika kya Lewubeeni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Lino lye ttaka Musa lye yawa ab'ennyumba ez'omu Kika kya Rewubeeni libe eryabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'akiwa ekika eky'abaana ba Lewubeeni ng'enda zaabwe bwe zaali.