Joshua 13:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa yawa ekika kya Gaadi, be bazzukulu ba Gaadi, ng'agoberera amasiga gaabwe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa yagabira ekika kya Gaadi omugabo ng’enju zaabwe bwe zaali:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buno bwe butaka Musa bweyawa ekika kya Gaadi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Lino lye ttaka Musa lye yawa ab'ennyumba ez'omu Kika kya Gaadi libe eryabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'akiwa ekika kya Gaadi, be baana ba Gaadi, ng'enda zaabwe bwe zaali.