Joshua 13:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ate n'okuva e Kesuboni okutuuka e Ramati-Mizupa ne Betonimu, era n'okuva e Makanayimu okutuukira ddala ku nsi y'e Debiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’okuva e Kesuboni okutuuka ku Lamasumizupe, ne Betonimu, era n’okuva ku Makanayimu okutuuka mu nsi y’e Debiri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era okuva ku Kesuboni okutuuka ku Lamasumizupe, ne Betonimu; era okuva ku Makanayimu okutuuka ku nsalo ey'e Debiri;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekitundu kyabwe ne kiva ku Hesubooni okutuuka ku Lamati Mizupa ne Betonimu, n'okuva ku Mahanayimu okutuuka ku nsalo ne Lodebari.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era okuva ku Kesuboni okutuuka ku Lamaumizupe, ne Betonimu; era okuva ku Makanayimu okutuuka ku nsalo ey'e Debiri;