Joshua 13:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekyo kye kitundu bazzukulu ba Gaadi kye baafuna mu masiga gaabwe, ebibuga n'ebyalo byabyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eyo y’ensi eyafuuka omugabo gw’abaana ba Gaadi ng’enju zaabwe bwe zaali, ebibuga n’ebyalo byamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obwo bwe butaka obw'ekika kya Gaadi ng'enda zaabwe bwe zaali, ebibuga n'ebyalo byamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo bye bibuga n'ebyalo ebibyetoolodde, ebyaweebwa ab'ennyumba z'omu Kika kya Gaadi okuba ebyabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obwo bwe busika bw'abaana ba Gaadi ng'enda zaabwe bwe zaali, ebibuga n'ebyalo byamu.