Joshua 13:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obwo bwe busika Musa bwe yali agerese mu nsenyi za Mowabu, emitala wa Yorudani ebuvanjuba wa Yeriko.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ogwo gwe mugabo Musa gwe yagaba mu nsenyi eza Mowaabu, emitala wa Yoludaani ebuvanjuba bwa Yeriko.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'atyo Musa bwe yagabanyaamu ekitundu ekiri ebuvanjuba bwa Yeriko ne Yoludaani, mu nsenyi za Mowaabu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'atyo Musa bwe yagabanyaamu ekitundu ekiri ebuvanjuba bwa Yeriko ne Yorudaani, mu nsenyi za Mowaabu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obwo bwe busika Musa bwe yagaba mu nsenyi eza Mowaabu, emitala wa Yoludaani ku Yeriko, ku luuyi olw'ebuvanjuba.