Joshua 13:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno gigabanyizeemu ebika omwenda n'ekyokubiri ky'ekika kya Manasse ng'obusika.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo ojja kugigabanya ng’omugabo eri ebika omwenda era n’ekitundu ky’ekika kya Manase.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale kaakano ensi eno ogigabe okuba obusika eri ebika omwenda, n'ekitundu eky'ekika kya Manase.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale kaakano ensi eno gigabanyizeemu ebika omwenda, n'ekitundu ekimu ekyokubiri eky'ekika kya Manasse, ebe yaabyo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale kaakano ensi eno ogigabe okuba obusika eri ebika omwenda, n'ekitundu eky'ekika kya Manase.