Joshua 14:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yoswa n'asabira Kalebu mutabani wa Yefunne omukisa, n'amuwa Keburoni ng'obusika bwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yoswa n’amusabira omukisa n’awa Kalebu omwana wa Yefune Omukenezi Kebbulooni okuba omugabo gwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yoswa n'asabira Kalebu omwana wa Yefune omukisa n'amuwa Kebbulooni okuba obutaka bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yoswa n'asabira omukisa Kalebu mutabani wa Yefunne, n'amuwa ekibuga Heburooni okuba ekikye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yoswa n'amusabira omukisa; n'amuwa Kalebu omwana wa Yefune Kebbulooni okuba obusika.