Joshua 15:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kalebu n'agobamu Abaanaki abasatu abaalimu: Sesayi, Akimani ne Talumayi, bazzukulu ba Anaki.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kalebu n’agobamu abaana abasatu aba Anaki: Sesayi ne Akimaani, ne Talumaayi, abaana ba Anaki.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kalebu n'agobamu abaana abasatu aba Anaki, Sesayi, Akimaani ne Talumaayi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kalebu n'akigobamu bazzukulu ba Anaki abasibuka mu baana be abasatu: Sesayi ne Ahimaani ne Talumayi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kalebu n'agobamu abaana abasatu aba Anaki, Sesayi, ne Akimaani, ne Talumaayi, abaana ba Anaki.