Joshua 15:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Otunyeli, mutabani wa Kenazi, muganda wa Kalebu, n'akiwamba. Kalebu n'amuwa muwala we Akusa abeere mukazi we.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Osunieri omwana wa Kenazi, muganda wa Kalebu, n’akikuba, Kalebu n’amuwa Akusa muwala we amuwase.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Osunieri mutabani wa Kenazi, muganda wa Kalebu, n'akiwamba, n'amuwa muwala we okumuwasa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ofiniyeeli, mutabani wa Kenazi, muganda wa Kalebu n'akiwamba, Kalebu n'amuwa muwala we Akusa okumuwasa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Osunieri omwana wa Kenazi, muganda wa Kalebu, n’akimenya: n'amuwa Akusa muwala we okumuwasa.