Joshua 15:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensalo zaabwe emaserengeta nga ziva ku kyondo eky'emaserengeta ku Nnyanja ey'Omunnyo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’ensalo yaabwe ey’oluuyi olwo okuva ku Nnyanja ey’Omunnyo w’eva, ku kikono ekitunudde mu bukiikaddyo;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensalo ey'obukiika obwo yavira ddala ku bukiikaddyo obw'ennyanja ey'omunnyo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensalo ey'obukiika obwo yaviira ddala bukiikaddyo obw'Ennyanja ey'Omunnyo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ensalo yaabwe ey'obukiika obwo yava ennyanja ey'omunnyo gy'eva, ku kikono ekiraba mu bukiika obwa ddyo: