Joshua 15:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buno bwe busika bw'ab'ekika ky'abazzukulu ba Yuda mu masiga gaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Guno gwe mugabo gw’ekika ky’abaana ba Yuda ng’enju zaabwe bwe zaali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buno bwe butaka obw'ekika eky'abaana ba Yuda ng'enda zaabwe bwe zaali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bino bye bitundu ab'ennyumba ez'ab'omu Kika kya Yuda bye baafuna bibe byabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obwo bwe busika obw'ekika eky'abaana ba Yuda ng'enda zaabwe bwe zaali.