Joshua 15:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lebawoti, Silukimu, Ayini ne Rimmoni; byonna wamu, ebibuga amakumi abiri mu mwenda, ko n'ebyalo byabyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’e Lebaosi, n’e Sirukimu, n’e Ayini, n’e Limmoni. Ebibuga byonna awamu amakumi abiri mu mwenda, n’ebyalo byabyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lebaosi, Sirukimu, Ayini, ne Limmoni: ebibuga byonna biri abiri mu mwenda (29), n'ebyalo byabyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne Lebawooti, ne Siluhiimu, ne Ayini, ne Rimmoni: ebibuga amakumi abiri mu mwenda n'ebyalo ebibyetoolodde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Lebaosi, ne Sirukimu, ne Ayini, ne Limmoni: ebibuga byonna biri amakumi abiri mu mwenda, n'ebyalo byabyo.