Joshua 15:36 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Saarayimu, Aditayimu, Gedera ne Gedero-Tayimu; bye bibuga kkumi na bina, n'ebyalo byabyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’e Saalayimu, n’e Adisaimu, n’e Gedera, n’e Gederosaimu, ebibuga kkumi na bina n’ebyalo byabyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Saalayimu, Adisaimu, Gedera, ne Gederosaimu; ebibuga byonna byali kkumi na bina (14), n'ebyalo byabyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne Sarayiimu, ne Aditayiimu, ne Gedera, ne Gederotayimu: ebibuga kkumi na bina n'ebyalo ebibyetoolodde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Saalayimu, ne Adisaimu, ne Gedera, ne Gederosaimu; ebibuga kkumi n'ebina n'ebyalo byabyo.