Joshua 15:41 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gederoti, Beti-Dagoni, Naama ne Makkeda; bye bibuga kkumi na mukaaga n'ebyalo byabyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’e Gederosi, Besudagoni, n’e Naama, n’e Makkeda, ebibuga kkumi na mukaaga n’ebyalo byabyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gederosi, Besudagoni, Naama, ne Makkeda. Na bino byali ebibuga kkumi na mukaaga (16), n'ebyalo byabyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne Gederoti, ne Betidagooni, ne Naama, ne Makkeda, ebibuga kkumi na mukaaga n'ebyalo ebibyetoolodde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Gederosi, Besudagoni, ne Naama, ne Makkeda; ebibuga kkumi na mukaaga n'ebyalo byabyo: