Joshua 15:44 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Keyila, Akuzibu ne Maresa; bye bibuga mwenda n'ebyalo byabyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’e Keira, n’e Akuzibu, n’e Malesa, ebibuga mwenda n’ebyalo byabyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Keira, Akuzibu, ne Malesa. Na bino byali ebibuga mwenda (9), n'ebyalo byabyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne Keyila, ne Akuzibu, ne Maresa: ebibuga mwenda n'ebyalo ebibyetoolodde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Keira, ne Akuzibu, ne Malesa; ebibuga mwenda n'ebyalo byabyo.