Joshua 15:59 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Maarati, Beti-Anoti ne Elutekoni; bye bibuga mukaaga n'ebyalo byabyo; era ne Tekowa, Efurata, kati nga ye Beteleemu, ne Pewori, Etami, Kuloni, Tatami, Soresi, Karemu, Gallimu, Beteri ne Manaka; bye bibuga kkumi na kimu n'ebyalo byakyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’e Maalasi, n’e Besuanosi, n’e Erutekoni, ebibuga mukaaga n’ebyalo byabyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Maalasi, Besuanosi, ne Erutekoni. Na bino byali ebibuga mukaaga (6), n'ebyalo byabyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne Maarati, ne Betanooti, ne Elutekoni: ebibuga mukaaga n'ebyalo ebibyetoolodde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Maalasi, ne Besuanosi, ne Erutekoni; ebibuga mukaaga n'ebyalo byabyo.