Joshua 15:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne zambuka ku Beti-Kogula, ne ziyita butereevu mu mambuka ga Beti-Araba, ne zambuka ku jjinja lya Bowani mutabani wa Rubeni;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’eyambuka n’eyita ku Besukogula n’eyita ku luuyi lw’ebuvanjuba bwa Besualaba n’eyambuka okutuuka ku jjinja lya Bokani omwana wa Lewubeeni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensalo yatandikira awo, n'eyambuka okutuuka ku Besukogula, n'eyita ku bukiikakkono bwa Besualaba; neyeyongerayo okutuuka ku Jjinja lya Bokani mutabani wa Lewubeeni;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
yatandikira awo, n'eyambuka okutuuka ku Betoogula, n'eyita ku bukiikakkono obw'Ekiwonvu kya Yorudaani, n'eyambuka okutuuka ku Jjinja lya Bokani, mutabani wa Rewubeeni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ensalo n'erinnya ku Besukogula, n'eyita ku luuyi olw'obukiika obwa kkono olwa Besualaba; n'ensalo n'erinnya n'etuuka ku jjinja lya Bokani omwana wa Lewubeeni: