Joshua 15:62 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nibusani n'Ekibuga ky'Omunnyo ne Engedi; bye bibuga mukaaga n'ebyalo byabyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’e Nibusani, n’ekibuga eky’omunnyo, n’e Engedi, ebibuga mukaaga n’ebyalo byabyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nibusani, ekibuga eky'Omunnyo, ne Engedi. Na bino byali ebibuga mukaaga (6) n'ebyalo byabyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne Nibusaani, n'ekibuga eky'Omunnyo, ne Engedi: ebibuga mukaaga n'ebyalo ebibyetoolodde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Nibusani, n'ekibuga eky'Omunnyo, ne Engedi; ebibuga mukaaga n'ebyalo byabyo.