Joshua 15:63 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka bazzukulu ba Yuda tebaasobola kugobawo Bayebusi ababeeranga mu Yeruzaalemu. N'okutuusa ku lunaku lwa leero Abayebusi mwebali mu Yeruzaalemu ne bazzukulu ba Yuda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayebusi, be baali mu Yerusaalemi abaana ba Yuda ne batayinza kubagobamu; Abayebusi ne babeera wamu n’abaana ba Yuda mu Yerusaalemi n’okutuusa kaakano.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bazzukulu ba Yuda ne batasobola kugoba Bayebusi mu Yerusaalemi n'okutuusa kati.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye bazzukulu ba Yuda ne batasobola kugoba Bayebusi mu Yerusaalemu n'okutuusa kati.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Abayebusi, be baali mu Yerusaalemi, abaana ba Yuda ne batayinza kubagobamu: naye Abayebusi ne babeera wamu n'abaana ba Yuda mu Yerusaalemi, ne kaakano.