Joshua 17:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Manasse yafuna ebibanja kkumi, nga tobaze Gileyaadi ne Basani eri emitala wa Yorudani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’atyo Manase n’afuna ebitundu kkumi ng’oggyeko ensi ya Gireyaadi ne Basani ebiri emitala wa Yoludaani,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'atyo Manase n'afuna ebitundu kkumi ebyeyongera ku Gireyaadi ne Basani ebiri ku ludda lwa Yoludaani olw'ebuvanjuba;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'atyo Manasse n'afuna ebitundu kkumi ebyeyongera ku Gileyaadi ne Basani ebiri ku ludda lwa Yorudaani olw'ebuvanjuba. Yafuna ebyo byonna
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebitundu kkumi ne bituuka ku Manase, obutassaako nsi ya Gireyaadi ne Basani, eri emitala wa Yoludaani;