Joshua 18:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekika kya Benyamiini mu masiga gaabwe baalina ebibuga bino: Yeriko, Beti-Kogula ne Emeki-Kezizi;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale nno ebibuga by’ekika ky’abaana ba Benyamini ng’enju zaabwe bwe zaali byali: Yeriko ne Besukogula ne Emekkezizi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era bino bye byali ebibuga by'ekika kya Benyamini ng'enda zaabwe bwe zaali: Yeriko, Besukogula ne Emekkezizi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebibuga by'ab'ennyumba z'ab'Ekika kya Benyamiini byali Yeriko, ne Beti Hogula, ne Emeki Kezizi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ebibuga eby'ekika eky'abaana ba Benyamini ng'enda zaabwe bwe zaali byali Yeriko, ne Besukogula, ne Emekkezizi;