Joshua 18:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kefari-Ammoni, Ofuni ne Geba; bye bibuga kkumi na bibiri n'ebyalo byabyo;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Kefalamoni ne Ofuni ne Geba ebibuga kkumi na bibiri n’ebyalo byabyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kefalamoni, Ofuni, ne Geba; bye bibuga kkumi na bibiri (12) n'ebyalo byabyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne Kefarammoni, ne Ofuni, ne Geeba: ebibuga kkumi na bibiri wamu n'ebyalo ebibyetoolodde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Kefalamoni, ne Ofuni, ne Geba; ebibuga kkumi na bibiri n’ebyalo byabyo;