Joshua 19:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obwo bwe busika bw'abazzukulu ba Zebuluni mu masiga gaabwe, omwali ebibuga ebyo n'ebyalo byabyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ogwo gwe mugabo gw’abaana ba Zebbulooni ng’ennyumba zaabwe bwe zaali, ebibuga ebyo n’ebyalo byabyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obwo bwe butaka obwaweebwa ekika kya Zebbulooni, ebibuga ne byalo byabyo ng'enda zaabwe bwe zaali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebibuga bino n'ebyalo byabyo byali mu kitundu ab'ennyumba ez'ab'omu Kika kya Zebbulooni kye baafuna okuba ekyabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obwo bwe busika obw'abaana ba Zebbulooni ng'enda zaabwe bwe zaali, ebibuga ebyo n'ebyalo byabyo.