Joshua 19:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obwo bwe busika bw'ab'ekika ky'abazzukulu ba Yissakari mu masiga gaabwe, omwali ebibuga ebyo n'ebyalo byabyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ogwo gwe mugabo gw’ekika ky’abaana ba Isakaali ng’ennyumba zaabwe bwe zaali, ebibuga n’ebyalo byabyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obwo bwe butaka obwaweebwa ekika kya Isakaali ng'enda zaabwe bwe zaali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebibuga bino n'ebyalo byabyo, byali mu kitundu ab'ennyumba z'ab'omu Kika kya Yissakaari kye baafuna okuba ekyabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obwo bwe busika obw'ekika eky'abaana ba Isakaali: ng'enda zaabwe bwe zaali, ebibuga n'ebyalo byabyo.