Joshua 19:40 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akalulu akoomusanvu kaayokya abazzukulu ba Daani mu masiga gaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akalulu akoomusanvu kaagwa ku kika ky’abaana ba Ddaani ng’ennyumba zaabwe bwe zaali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akalulu ak'omusanvu bwekaakubibwa ekika kya Ddaani n'ekirondebwa, n'ekiweebwa obutaka bwakyo ng'enda zaabwe bwe zaali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Akalulu ak'omusanvu ne kagabira ab'ennyumba z'ab'omu Kika kya Daani ekitundu ekyabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akalulu ak'omusanvu ne kagwira ekika ky'abaana ba Daani ng'enda zaabwe bwe zaali.