Joshua 19:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Beti-Lebawoti ne Sarukeni; bye bibuga kkumi na bisatu n'ebyalo byabyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Besulebaosi ne Salukeni ebibuga kkumi na bisatu n’ebyalo byabyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Besulebaosi ne Salukeni; ebibuga byonna byali ebibuga kkumi na bisatu, n'ebyalo byabyo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne Beti Lebawooti ne Sarukeni: ebibuga kkumi na bisatu n'ebyalo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Besulebaosi, ne Salukeni; ebibuga kkumi na bisatu n'ebyalo byabyo.